Proverbs 28:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omwavu anyigiriza abaavu, ali nga nnamuttikwa w'enkuba atalekaawo mmere.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omufuzi anyigiriza abaavu, afaanana nga enkuba etonnya ezikiriza n’eterekaawo birime.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu anyigiriza abaavu, Alinga enkuba esaanyaawo mmere yonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ow'obuyinza anyigiriza abaavu, ali ng'enkuba erimu kibuyaga, ezikiriza emmere yonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu eyeetaaga ajooga abaavu Nkuba ewemmenta etalekaawo mmere yonna.