Proverbs 28:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akwata etteeka, oyo mwana mugezi; naye ayita n'abaluvu aswaza kitaawe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo akuuma amateeka ga Mukama mwana eyeegendereza, naye mukwano gw’ab’omululu akwasa kitaawe ensonyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omwana akwata amateeka wa magezi; Naye aba mukwano gw'abantu abaluvu aswaza kitaawe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omwana akwata amateeka, wa magezi; naye akwana bakirimululu, aswaza kitaawe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buli akwata amateeka mwana wa magezi: Naye aba mukwano gw'abantu abaluvu akwasa kitaawe ensonyi.