Proverbs 29:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu abayiwa omusaayi bakyawa omutuufu; ababi banoonya obulamu bwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abeegomba okuyiwa omusaayi bakyawa omuntu ow’amazima, era banoonya okusaanyaawo obulamu bwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu abatemu, bakyawa atalina musango; Naye omutuukirivu afuba okutaasa obulamu bwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaagala okutemula, bakyawa atalina musango; naye abantu abalungi, bafuba okutaasa obulamu bwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abayagala omusaayi bakyawa oyo eyatuukirira: N'omugolokofu banoonya obulamu bwe.