Proverbs 29:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka asalira abaavu emisango mu bwenkanya nnamulondo ye erinywera emirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka bw’asalira abaavu emisango n’obwesigwa, obufuzi bwe bubeerera emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka asalira abaavu emisango mu bwenkanya, Entebe ye eneenywezebwanga emirembe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka asala emisango gy'abaavu mu bwenkanya, obwakabaka bwe bunaanyweranga ennaku zonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kabaka asalira abaavu emisango n'obwesigwa, Entebe ye eneenywezebwanga emirembe gyonna.