Proverbs 29:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omwana wo mugolole, alikuwa emirembe; aliwa ebicepere omutima gwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kangavvula omwana wo, alikuwa emirembe, alireetera emmeeme yo essanyu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kangavvulanga omwana wo, anaakuleeteranga okuwulira essanyu, Weewaawo, anaakweyagazanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kangavvulanga omwana wo, anaakweyagazanga, era anaakuleeteranga okuwulira essanyu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buuliriranga omwana wo, anaakuwanga okuwummula; Weewaawo, anaasanyusanga emmeeme yo.