Proverbs 29:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Walaba omuntu amala gafubutuka mu kwogera? Omusiru yandisuubirayo akantu, naye si oyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olaba omuntu ayanguyiriza ebigambo bye? Omusirusiru alina essuubi okumusinga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olaba omuntu ayanguyiriza ebigambo bye? Omusiru wandibaako k'omusuubiramu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omusiru wandibaako k'omusuubiramu, okusinga oyo afubutukira ebigambo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olaba omuntu ayanguyiriza ebigambo bye? Omusirusiru asuubirwa okukira ye.