Proverbs 29:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Atibula omuddu we okuva mu buvubuka, omuddu oyo alimujeemera oluvannyuma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Atiitiibya omuweereza we ekiyitiridde ng’akyali mwana muto, oluvannyuma omuweereza aleetera mukama we obuyinike.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alera omuddu we nga yeegendereza okuva mu buto, Alimufuukira omwana ku nkomerero.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Aginya omuweereza we okuva nga muto, oluvannyuma alimukikinalako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alera omuddu we nga yeekanasa okuva mu buto bwe Alimufuukira omwana ku nkomerero.