Proverbs 29:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bangi banoonya okukiika ew'omufuzi, naye ew'Omukama y'eva eddembe lya buli omu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bangi abanoonya okuganja mu maaso g’omufuzi, naye obwenkanya obwa nnama ddala buva eri Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bangi abaagala okuganja eri omukulu: Naye obwenkanya buva eri Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bangi abaagala okuganja mu bakulu; naye Mukama ye atufuula abenkanya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bangi abaagala okuganja eri omukulu: Naye omusango gw'omuntu guva eri Mukama.