Proverbs 29:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abanyoomi basasamaza ekibuga; naye abagezi bakkakkanya obusungu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abakudaazi basasamaza ekibuga, naye abantu abalina amagezi baziyiza entalo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu abanyooma basasamaza ekibuga: Naye abantu ab'amagezi bakkakkanya obusungu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu abatalumirwa balala basasamaza ekibuga; naye abantu abategeevu, bakkakkanya obusungu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abantu abanyooma basasamaza ekibuga: Naye abantu ab'amagezi bakyusa obusungu ne buvaawo.