Proverbs 31:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Azuukuka nga bukyakutte, n'awa ab'omu maka ge emmere, n'agabira bazaana be emirimu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Agolokoka tebunnakya, n’awa ab’omu nnyumba ye ebyokulya, n’agabira abaweereza be abawala be abaweereza emirimu egy’okukola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era agolokoka ku makya nga tebunnalaba, N'awa ab'omu nnyumba ye eby'okulya, N'agabira abawala be emirimu gyabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Azuukuka ku makya nga tebunnalaba, n'ategekera ab'omu maka ge ebyokulya, era n'alaga abakozi be abawala eby'okukola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era agolokoka nga bukyali bwa kiro, N'awa ab'omu nnyumba ye ebyokulya, N'agabira abawala be emirimu gyabwe.