Proverbs 31:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yekkaanya ennimiro n'agigula; aggya ku bye yafuna n'emikono gye n'asimba ennimiro y'emizabbibu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alowooza ku nnimiro n’agigula; asimba ennimiro ey’emizabbibu n’ebibala by’emikono gye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alowooza ennimiro n'agigula: Asimba olusuku olw'emizabbibu n'emikono gye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Alaba ekibanja n'akigula, n'akozesa ensimbi ze n'akisimbamu emizabbibu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alowooza ennimiro n'agiguia: Asimba olusuku olw'emizabbibu n'ebibala eby'emikono gye.