Proverbs 31:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukono gwe agussa ku katanta, emikono gye ne gikwata akati akalanga ewuzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Anyweza omuti oguluka ppamba mu mukono gwe, engalo ze ne zikwata akati akalanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yeerangira ewuzi ze, ye yennyini n'aluka engoye ze.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yeerangira ewuzi ze, yennyini n'aluka engoye ze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ateeka engalo ze ku muggo ogubaako ppamba, Emikono gye ne gikwata akati akalanga.