Proverbs 31:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayaniriza abaavu; n'agabira abali mu bwetaavu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayanjululiza abaavu omukono gwe, n’agololera omukono gwe oyo ali mu bwetaavu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wa kisa eri abaavu, Era ayamba abali mu bwetaavu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wa kisa mu kugabira abaavu, era ayamba abali mu bwetaavu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ayanjululiza omwavu omukono gwe: Weewaawo, agololera emikono gye oyo eyeetaaga.