Proverbs 31:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayambadde amaanyi n'ekitiibwa; ennaku eziri mu maaso azisekerera busekerezi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amaanyi n’ekitiibwa bye byambalo bye, era tatya ebiro ebigenda okujja.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wa maanyi era wa kitiibwa, Teyeralikirira biseera bya mu maaso.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wa maanyi era waakitiibwa, atatya ebigenda okujja.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amaanyi n'okutiibwa bye byambalo bye; Era asekerera ebiro ebigenda okujja.