Proverbs 31:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayogeza magezi; ebibuuliriro eby'ekisa bye biri ku lulimi lwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayogera n’amagezi, era ayigiriza ebyekisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayogera n'amagezi; Era ayigiriza n'ekisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayogera bya magezi, era abuulirira na kisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ayasama akamwa ke n'amagezi; N'etteeka ery'ekisa liba ku lulimi lwe.