Proverbs 31:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Alabirira enneeyisa y'ab'omu maka ge; emmere talya ya bwereere.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alabirira nnyo empisa z’ab’omu nnyumba ye, era talya mmere ya bugayaavu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alabirira nnyo empisa ez'ab'omu nnyumba ye, Era si mugayaavu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Alabirira ab'omu maka ge, era tali ku bya bugayaavu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alabirira nnyo empisa ez'ab'omu nnyumba ye, So talya mmere ya kugayaala.