Proverbs 31:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaana be basituka ne bamutenda emikisa, ne bba naye n'amutenda nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaana be bagolokoka ne bamuyita wa mukisa, ne bba n’amutendereza ng’ayogera nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana be bagolokoka ne bamuyita wa mukisa; Ne bba, n'amutendereza ng'ayogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaana be bagamba nti nnyaabwe wa mukisa. Ne bba amutendereza nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana be bagolokoka ne bamuyita wa mukisa; Ne bba, n'amutendereza ng'ayogera nti