Proverbs 31:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yasamya akamwa ko olamule mu butuufu; lwanirira omunaku n'oyo ali mu bwetaavu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yogera olamulenga n’obwenkanya, olwanirirenga abaavu n’abali mu bwetaavu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yogeranga, osalenga emisango mu bwenkanya, Olwanirirenga abaavu n'abali mu bwetaavu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yogeranga, olwanirire obwenkanya, otaasenga eby'abaavu n'eby'abali mu bwetaavu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yasamanga akamwa ko osalenga emisango egy'ensonga, Osalirenga emisango omwavu n'eyeetaaga.