Proverbs 5:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sikulwa ng'ab'ebweru beeriira bye wateganira, bye wafaabiinira ne bidda mu nnyumba y'omulala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ate si kulwa nga b’otolina ky’obamanyiiko bakwavuwaza, n’amaanyi go n’ogamalira ku maka g’omulala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abagwira baleme okutwala by'okoleredde, Bye watuyanira bireme okubeera mu nnyumba y'omunnaggwanga;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abagwira balyefunira by'okoleredde, bye wateganira bifuuke bya balala!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abagenyi balemenga okukkuta amaanyi go; N'emirimu gyo giremenga okubeera mu nnyumba y'omunnaggwanga;