Proverbs 5:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'ogamba nti: “Bye banjigiriza lwaki nabikyawa, lwaki omutima gwange tegwasiima kunenyezebwa?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oligamba nti, “Nga nakyawa okulabulwa, n’omutima gwange ne gukyawa okunenyezebwa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olyejjusa lwaki wakyawanga okubuulirirwa, Omutima gwo ne gunyoomanga okunenyezebwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olyevuma ng'ogamba nti: “Lwaki nakyawa okubuulirirwa, ne nnyoomanga okunenyezebwa?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'oyogera nti Nga nakyawanga okuyigirizibwa, Omutima gwange ne gunyoomanga okunenyezebwa;