Proverbs 5:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omubi, ebyambyone by'akola birimutega, emiguwa gy'ebibi bye girimumyumyula.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebikolwa by’omukozi w’ebibi bimufuukira omutego, era emiguwa gy’ebikolwa bye ebibi girimusibira ddala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebibi by'omuntu bimusiba, Okwonoona kwe gy'emigwa egimusiba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebibi by'omuntu omubi miguwa, egimusiba nga ye ye agyerangidde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obutali butuukirivu bwe ye bulikwata omubi, Era alisibibwa n'emigwa egy'okwonoona kwe,