Proverbs 5:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naye oluvannyuma akaawa ng'omususa, asala ng'ekiso ekyogi ku njuyi zombi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
naye enkomerero ya byonna, akaawa ng’omususa era asala ng’ekitala eky’obwogi obubiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye kunkomerero akaawa ng'omususa, Asala ng'ekitala eky'obwogi obubiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
naye mu nkomerero, akuleka ng'okaayirirwa ng'oli ng'alidde omususa, era ng'obalagalwa obulumi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye enkomerero ey'oluvannyuma ekaawa ng'omususa, Esala ng'ekitala eky'obwogi obubiri.