Proverbs 5:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Takuuma kakubo ka bulamu, amakubo ge geenyoleza, ate ye tamanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tafaayo ku kkubo lya bulamu, amakubo ge gaakyamakyama dda, naye nga takimanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'okulaba talaba kkubo lya bulamu, Amakubo ge geetooloola nga tamanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tali mu kkubo lya bulamu, alivuddemu nga ye takimanyi!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'okulaba talaba kkubo ttereevu ery'obulamu: Amakubo ge gasagaasagana, so takimanyi.