Proverbs 6:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
atta ku liiso, abagulizaako n'ebigere bye n'awenyaako n'engalo;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
agenda atemyatemya ku liiso, nga bw’akuba ebigere ate nga bw’asongasonga olunwe,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Atemya amaaso, aseesa bigere bye, Awenya n'engalo ze;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Atemya ku maaso, aseesa ebigere, n'awenya n'emikono gye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Atemya amaaso, ayogeza bigere bye, Abagula n'engalo ze;