Proverbs 6:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ateekateeka nkwe mu mutima gwe omubambaavu, buli kadde asiikuula nnyombo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
olw’omutima omukyamu, ateekateeka okukola ebibi, bulijjo aleeta obutakkaanya mu bantu!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obubambaavu buli mu mutima gwe, asala obubi olutata; Asiga okukyawagana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu ndowooza ye enkyamu, ateesa kukola bya ffujjo! Asiga bya bukyayi mu balala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obubambaavu buli mu mutima gwe, asala obubi olutata; Asiga okukyawagana nga tamanyiridde;