Proverbs 6:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oyo okuzikirira kwe kulimugwira mbagirawo; mu kabanga katono alisaanawo; tewaliba kuwona.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo okuzikirira kulimujjira mbagirawo, mu kaseera buseera alibetentebwa awatali kuwona.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ennaku z'aliraba kyeziriva zijja nga tamanyiridde; Amangu ago alimenyeka, awatali kuwonyezebwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyaliva agwa ku kibabu ky'aliba talindiridde. Alimenyekawo mangu, nga tewali w'awonera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ennaku z'aliraba kyeziriva zijja nga tamanyiridde; Amangu ago alimenyeka, awatali kuwonyezebwa.