Proverbs 6:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Waliwo ebintu mukaaga Omukama bye yakyawa, musanvu omwoyo gwe bye gwetamwa:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Waliwo ebintu mukaaga Mukama by’akyawa, weewaawo musanvu eby’omuzizo gy’ali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Waliwo ebigambo mukaaga Mukama by'akyawa; Weewaawo, musanvu bya muzizo gy'ali:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Waliwo ebintu mukaaga, oba nga musanvu Mukama by'akyawa, mazima bye yeenyinyala:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Waliwo ebigambo mukaaga Mukama by'akyawa; Weewaawo, musanvu bya muzizo gy'ali: