Proverbs 6:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
omujulirwa omulimba afukumula eby'obulimba, n'oyo aleeta ennyombo mu b'oluganda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
obujulizi obw’obulimba, n’omuntu aleeta obutakkaanya mu booluganda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omujulizi awa obujulizi obw'obulimba, N'oyo asiga okukyawagana mu b'oluganda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
omujulizi awa obujulizi obw'obulimba, n'omuntu asiga mu banne ebireeta okuyombagana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omujulirwa w'obulimba ayogera eby'obulimba, N'oyo asiga okukyawagana mu b'oluganda.