Proverbs 6:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mwana wange, kwata ebiragiro bya kitaawo, etteeka lya nnyoko tolibuukangako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mwana wange nyweza ebiragiro bya kitaawo, era togayaalirira kuyigiriza kwa maama wo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mwana wange, okwatanga ekiragiro kya kitaawo, So tolekanga nnyoko by'akuyigiriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwana wange, kwatanga ebyo kitaawo by'akulagira, era okolenga ebyo nnyoko by'akuyigiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mwana wange, okwatanga ekiragiro kya kitaawo, So tolekanga tteeka lya nnyoko: