Proverbs 6:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga ebiragiro bino ttawaaza, etteeka lino kitangaala, n'okukukomako oli yeefuge, lye kkubo ly'obulamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga amateeka ttabaaza, era n’okuyigiriza kitangaala, okukulabula olw’okukuluŋŋamya, ly’ekkubo ery’obulamu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga etteeka ttaala, okuyigiriza, musana; N'okunenya kw'oyo akuyigiriza lye kkubo ery'obulamu:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga ekiragiro, ttaala, okuyigiriza, kitangaala, n'amateeka agakangavvula, lye kkubo erituusa mu bulamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga etteeka ttabaaza; ekiragiro musana; N'okunenya kw'oyo akuyigiriza lye kkubo ery'obulamu: