Proverbs 6:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebbeeyi y'omukazi malaaya guba mugaati gumu guti ogw'oluwewere; mukoomusajja omuwendo gw'obulamu bwonna gw'atwala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga malaaya akussa ku muwendo ogugula omugaati, era omukazi omwenzi anoonya kuzikiririza ddala bulamu bwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukazi malaaya, yeetunda olw'emmere obumere: Naye omukazi muk'omusajja, aleetera obulamu bwo okuzikirira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omukazi malaaya akunoonyaako nsimbi egula kaakulya; naye omukazi muk'omusajja, aleetera bulamu bwo bwennyini okuzikirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga olw'omukazi omwenzi omuntu afuuka mmere bumere: N'omukazi omwenzi ayigga obulamu obw'omuwendo omungi.