Proverbs 6:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oba okutambulira ku manda, ebigere bye ne bitasiriira?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oba omuntu ayinza okutambulira ku manda agookya, ebigere bye ne bitasiriira?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oba omuntu ayinza okutambulira ku manda agookya, Ebigere bye ne bitasiriira?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oba omuntu ayinza okulinnya ku manda agookya, ebigere bye ne bitababuka?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oba omuntu ayinza okutambulira ku manda agookya, Ebigere bye ne bitasiriira?