Proverbs 6:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omwenzi si muntu mulabufu; akikola aba yeezikirizza yekka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye buli ayenda ku mukazi talina magezi; kubanga azikiririza ddala emmeeme ye ye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayenda ku muk'omusajja talina kutegeera: Akola bwatyo azikiriza obulamu bwe yennyini.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka ayenda ku muka bandi, aba talina magezi. Oyo akikola, azikiriza bulamu bwe bwennyini.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ayenda ku mukazi talina kutegeera: Ayagala okuzikiriza obulamu bwe ye ye akola bw'atyo.