Proverbs 6:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
tokkiriza maaso go kulaba ku tulo, yadde ebikowe byo okuwujjaalako n'akatono.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amaaso go togaganya kwebaka, wadde ebikowe byo okubongoota.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Toganyanga maaso go kwebaka, Newakubadde ebikkowe byo okubongoota.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tomalanga kwebaka ku tulo, na kudda ku bbali owummuleko.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Toganyanga maaso go kwebaka Newakubadde ebikowe byo okubongoota.