Proverbs 6:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Weewonye ng'ennangaazi, nga bwe yeggya mu mikono gy'omuyizzi, oba ng'ekinyonyi mu mikono gy'omutezi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Onunule obulamu bwo ng’empeewo bw’edduka okuva mu ngalo z’omuyizzi, era ng’ekinyonyi, bwe kiva mu mutego gw’omutezi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Weerokole ng'empeewo bw'eva mu mukono gw'omuyizzi, Era ng'ennyonyi bw'eva mu mukono gw'omutezi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Weewonye ng'empeewo edduka omuyizzi, era ng'ekinyonyi ekyetakkuluza mu mikono gy'omutezi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Weerokole ng'empeewo bw'eva mu mukono gw'omuyizzi, Era ng'ennyonyi bw'eva mu mukono gw'omutezi.