Proverbs 7:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo omukazi n'avaawo okumusisinkana; ayambadde nga malaaya, n'enkwe mu mutima gwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo omukazi n’ajja okumusisinkana ng’ayambadde nga malaaya, ng’ajjudde ebirowoozo eby’obukaba mu mutima gwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukazi n'amusisinkana, Ng'ayambadde ebyambalo eby'omwenzi, era ow'omutima omugerengetanya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omukazi n'amusisinkana ng'ayambadde eby'obwamalaaya, era ng'akoze entegeka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale, laba, ne wamusisinkana omukazi Ng'ayambadde ebyambalo eby'omwenzi, era ow'omutima omugerengetanya.