Proverbs 7:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukazi oyo ayasiikana, taweera, ebigere bye tebinywera mu nyumba,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omukazi omukalukalu, atambulatambula ennyo atabeerako waka,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Muyombi era mukakanyavu; Nga tatereera waka,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yayogeranga aleekaana, era nga muntu muzibu, bulijjo aba yeewuuba mu nguudo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Muyombi era mukakanyavu; Ebigere bye tebibeera mu nnyumba ye: