Proverbs 7:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kwe kujja okukusisinkana, nkunoonye; nzuuno nkugguseeko.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo nzize okukusisinkana, mbadde njagala nnyo okukulaba, era kaakano nkusanze.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kyenvudde nfuluma okukusisinkana, nfubye okukunoonya era nkulabye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kyenvudde nzija nkusisinkane. Nfubye okukunoonya era nkulabye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kyenvudde nfuluma okukusisinkana, Okunyiikira okunoonya amaaso go, era nkulabye.