Proverbs 7:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nkifuuyidde ebyakaloosa ebya mirra, ebigaji ne budalasiini.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mbukubye n’akaloosa, n’omugavu, n’obubaane, ne kinamoni, ne kalifuuwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obuliri mbutaddemu ebyakawoowo, Eby'obubaane n'omugavu n'eby'akaloosa ebirala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu buliri ntaddemu ebyakawoowo, eby'obubaane n'omugavu, n'ebyobuwoowo ebirala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mpunyisizza bulungi ekiriri kyange N'obubaane n'omugavu n'eby'akaloosa.