Proverbs 7:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
okutuusa akasaale lwe kagifumita mu kibumba; oba ng'ekinyonyi ekyanguyira ekitimba, n'atamanya nti obulamu bwe abutunze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
okutuusa akasaale lwe kafumita ekibumba kyayo, ng’akanyonyi bwe kanguwa okugwa mu mutego, so tamanyi ng’alifiirwa obulamu bwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mw'eneefumitirwa akasaale efe. Yali ng'ekinyonyi ekyanguwa okugwa mu kitimba. Yali tamanyi nti afiirwa obulamu bwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
mw'eneefumitirwa akasaale efe. Yali ng'ekinyonyi ekyanguwa okugwa mu kitimba. Yali tamanyi nti afa, nti obulamu bwe buggwaawo!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okutuusa akasaale lwe kalifumita ekibumba kye; Ng'ennyonyi bw'eyanguwa okugwa mu kyambika, So tamanyi ng'alifiirwa obulamu bwe.