Proverbs 7:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno, baana bange, mumpulirize; mutegereze ebigambo by'akamwa kange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kaakano nno batabani bange mumpulirize, era musseeyo nnyo omwoyo eri ebigambo byange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale nno, baana bange, mumpulirenga, Era mussengayo omwoyo eri ebigambo bye mbagamba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale baana bange, muwulire bye ŋŋamba, mubisseeko omwoyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale nno, baana bange, mumpulirenga, Era mussengayo omwoyo eri ebigambo eby'omu kamwa kange.