Proverbs 8:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebibala byange bisinga zaabu omukuŋŋunte; bye ndeeta bikira ffeeza omulondobe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekibala kyange kisinga zaabu ennongoose, n’ebinvaamu bisinga ffeeza ey’omuwendo omungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebibala byange bisinga zaabu obulungi, Zaabu ow'omuwendo, N'amagoba gange gasinga ffeeza omuyooyoote.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kye ngaba kisinga zaabu asingira ddala obulungi, kisinga ffeeza omuyooyoote.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebibala byange bisinga zaabu obulungi, weewaawo, zaabu ennungi; N'amagoba gange gakira ffeeza ennonde.