Proverbs 8:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ntambulira mu kkubo ery'obutuukirivu; mu bukubo obw'ennamula entuufu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ntambulira mu kkubo ery’obutuukirivu, mu kkubo ery’obwenkanya,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ntambulira mu kkubo ery'obutuukirivu, N'ekkubo ery'obwenkanya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amazima lye kkubo lyange, nkolera ku bwenkanya bwereere.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ntambulira mu kkubo ery'obutuukirivu, Wakati mu mpenda ez'okusala emisango: