Proverbs 8:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nga ngaggawaza abo abanjagala; amawanika gaabwe ne ngajjuza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’abo abanjagala mbagaggawaza era nzijuza amawanika gaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abanjagala mbawa obugagga, Ne njijuza amawanika gaabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abanjagala mbawa obugagga, ne nzijuza amawanika gaabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ndyoke mpe abo abanjagala okusikira ebintu, Era njijuze amawanika gaabwe.