Proverbs 8:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obuziba bwonna nga tebunnabaawo, nze nga nazaalibwa dda, n'ensulo ezijjudde amazzi nga tezinnasooka;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nateekebwawo ng’obuziba bw’ennyanja tebunnateekebwawo, nga n’emigga egireeta amazzi teginnabaawo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Najja tewannabaawo nnyanja, wadde ensulo ezireeta amazzi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Najja tewannabaawo nnyanja, wadde ensulo ezireeta amazzi;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nga tewannabaawo buziba, nazaalibwa; Ensulo ezijjudde amazzi nga tezinnabaawo.