Proverbs 8:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nga tannakola nsi na ttale lyayo, yadde enfuufu eyasooka ey'oku nsi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga tannakola nsi newaakubadde amalundiro gaakwo, wadde enfuufu eyasooka ey’oku nsi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda yali tannatonda nsi newakubadde ennimiro, Wadde enfuufu embereberye ey'ensi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda yali tannatonda nsi, na kuteekawo nnimiro, wadde enfuufu embereberye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ye nga tannatonda nsi newakubadde ennimiro, Newakubadde enfuufu ey'ensi eyasooka.