Proverbs 8:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
lwe yawagika ebire waggulu awo, ne lwe yanyweza ensulo z'ennyanga;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ate ne bwe yawanika ebire n’abinywereza waggulu mu bbanga, n’anywereza ddala ensulo z’amazzi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe yawanika ebire mu bbanga, N'assaawo ensulo ez'ennyanja.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe yawanika ebire mu bbanga, n'aggulira ensulo eziri mu nnyanja,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe yanyweza eggulu waggulu: Ensulo ez'ennyanja bwe zaafuuka ez'amaanyi: omubi yeetonnyezaako ebbala.