Proverbs 8:30 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nali ffundi ku lusegere lwe; nali ssanyu lye buli lunaku, nga neeyagalira awo mu maaso ge obudde bwonna,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnali naye ng’omukozi omukugu, nga nzijudde essanyu lye erya buli lunaku, nga nsanyukira mu maaso ge bulijjo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale nze nnamuli ku lusegere ng'omukoza. Era bulijjo yansanyukiranga, Nga ndigitira waali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
namuli ku lusegere ng'akaana ke akato, nga nze ndabirira omulimu. Era yansanyukiranga bulijjo, nga ndigitira w'ali,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale nze nga ndi awo gy'ali ng'omukoza: Era bulijjo yansanyukiranga, Nga njaguliza bulijjo mu maaso ge;