Proverbs 8:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nga neeyagalira wonna mu nsi; nga nsanyukira mu baana b'abantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga nsanyukira mu nsi ye yonna, era nga ne nesiima olw’abaana b’abantu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nga nsanyukira ensi ye n'ebigirimu, N'essanyu lyange kwe kubeera n'abaana b'abantu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
nga nsanyukira mu nsi ye n'ebigirimu, ng'essanyu lyange kwe kubeera wamu n'abantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nga nsanyukira ensi ye ebeerekamu; N'essanyu lyange lyali n'abaana b'abantu.