Proverbs 8:32 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Kale nno kati, baana bange, mumpulire; beesiimye abakwata amakubo gange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale nno, batabani bange mumpulirize; balina omukisa abo abakwata amakubo gange!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale nno, baana bange, mumpulirenga: Kubanga balina omukisa abakwata bye mbagamba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kale nno baana bange, muwulirize bye ŋŋamba, kubanga balina omukisa abakwata bye mbabuulirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale nno, baana bange, mumpulirenga: Kubanga balina omukisa abakwata amakubo gange.